Poliisi Ebalemesezza Nkobazambogo Okukungaana

0
1008

Abaaliko abakulembeze b’ekibiina ky’abavubuka Abaganda ekya Nkobazambogo olwa leero lubagendedde bubi poliisi bwerinnye eggere mu lukungaana lwebabadde bategese ku Bativa Hotel e Wabdegeya mu Kampala.
Poliisi bano tebaganyiza yadde okuyingira mu kisenge webabadde balina okutuula era abasing bavuddewo bakukuluma saako nokwogerera abamu ebisongovu ng’olukato.