South Sudan Eri Ku Ccupa

0
1060

Governor wa bank enkulu ey’e S. Sudan avuddeyo neyeekubira enduulu mu ba governor b’amawanga agalimu mukago gwa east Africa community bamuwe ku magezi ku butya bw’ebayiza okubbulula ebyenfuna by’eggwanga.
Kino kiddiridde omuwendo gw’amafuta gebafulunya okukendeera oluvannyuna ly’olutalo olwonoonye buli kimu mu S.Sudan OTHOM RACO AJAK governor wa bbanka enkulu eya S. Sudan agamba nti mu kiseera kino bafulunya pipa z’amafuta emitwalo 120,000 buli lunaku okuva ku pipa 350,000 zebaafulumyanga nga baakafuna obwetwaze mu 2001.