Ssaabasumba Akuutidde Abakkiriza, Muyige Okutereka Mugaggawale

0
898

Ssabasumba ow’essaza ekulu erya Kampala Dr Cypirian Kizito Lwanga alaze obwenyamivu eri banayuganda bagamba nti ensimbi bazirya kazibikira ngato, mpaawo alina mutima gwakutereka nga kino kivuddeko obwaavu okusenkenya abantu kumpi kubatuuka ku magumba.
Abadde ku Ekeleziya ya Mother of Africa nga bakuza emyaka 47