Ssabalabirizi Nkoyooyo Atandikiddewo

0
433

Ssentebe wolukiiko oluzimbi olwekkaddiyiro ly’abajulizi e Nakiyanja Ssaabalabirizi eyawummula Mpalanyi Nkoyoyo olubadde okufuna ku kiwejjowejjo naddamu buto okuzimba ekkadiyiro lino lituukane n’omutindo.
Nkoyooyo kati ayagala obuwumbi Mukaaga asooke amalirize omutendera ogusooka kisobozese lwakiri ekifo kino okulabika obulungi.