UNEB Yeeraliikidde Lwabatuula Ebibuuzo

0
416

Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo ekya UNEB kimalirirzza kawefube wokuwandiika abayizi abanatuula ebibuuzo byakamalirizo eby’omwaka 2017. Muzimu kunsonga ezinokodwayo bebayizi okukozesa empapula ezitali zabwe okwewandiisa, okusaba ebisale ebisusse nebirala.
Omwaka guno omuwendo gwabayizi gukendeddeko mu district ezimu era kino UNEB etandikiddewo okukinonyerezaako mu bwangu.