Waliwo Abapoliisi Abakwatiddwa Lwa Nguzi N'okubba Ettaka

0
858

Abapoliisi 25 woowulira bino nga batemeza mabega wa mitayimbwa luvanyumma lw’okuzuulibwa nga beenyigira mu kulya Enguzi , okwekobana n’ababbi b’ettaka n’obtalondoola bulungi emisango egiwaabwa banansi ku bitebe bya poliisi ebyenjawulo
Ekitongole kya poliisi ekikwasisa empisa ekya PSU kyekyakutte basaja ba poliisi bano oluvannyuma lwokwemulugunya okuwera okuva mu bannayugnda