Omukolo Gwa Eid e Masaka

0
1020

Bugenze okuvaako eddiba enkya ya leero baddu ba Allah okuva mu bitundu eby’e Buddu ebitali bimu babadde batandise okweyiwa ku muzikiti omukulu e Masaka okusobola okusaala esswala ya Idd Sheikh Swaib Ndugga district Khadi w’e Masaka akubirizza abasiraamu okwongera okusabira emirembe okubukala mu ggwanga okwewala embeera ey’obutabanguko banna Uganda mwebaze bayita.