Omukazi Omulala Attiddwa, Abatuuze Bali Mu Kutya

0
1031

Omuntu omulala atiddwa mubukkambwe anasuribwa ku mugga e N yanama mu Wakiso wano ku njegoyego za Kampala. Omuntu okusinziira ku Poliisi naye abadde mukazi nga atemera mugyobukulu nga 25. Ammanyage teganaba kutegerekeka newankubadde nga omullambogwe gutwaliddwa e Mulago mugwanika gwongerwe okwekebejjebwa.