Museveni Asaanide Okwetukira Eri Abantu Kuby'ettaka?

0
1063

Ababaka ba palamenti abaamu basekeredde kawefube wa presidenti Museveni owokukozesa emikutu jja radio nga asomesa banauganda omugaaso kwebaago lye tteka lye ttaka elyo mwaka 2017.
Ababaka baano bagambye nti kikwasa enaku nti ate Presidenti Museveni mwenyini talinze alipota ya akakiiko ka kabondo ka NRM kebatekaawo ate natandikirawookuwa endowoza ze mubantu ekintu ekiyinza okuleta obuzibu.