Poliisi Yaffe Efunye Abatendesi

0
1211

Poliisi ya Algeria esuubizza okutendeka poliis ya Uganda mu nkola y’emirimu gyayo naddala mu kunoonyereza ku misango Algeria emanyiddwa nnyo nti nkugu mu kukozesa tekinologiya naddala owa kkamera mu kukunga obuzzi bwemisango nga kino ssinga poliisi ya kuno ekitegeera kyakuyamba nnyo okutangira obuzzi bwemisango mu kibuga