Ababaka Abamu Bejjuludde ku Ky'emyaka

0
1128

Getulobye okuva mu paalimenti amalala galaga nti abamu ku babaka ba NRM abaateeka omukono ku kiteeso ekisemba okuggya ekkomo ku myaka gyomukulembeze batandise okuggyayo emikono nga bagamba baawuddiisibwa kwolwo Ababaka abamu abataagadde kubaatuukiriza mannya bagamba baali bayitiddwa kwogera ku nsoga za ttaka naye baalabirawo nga bababuulira ate byakujja kkomo ku myaka gyomukulembeze