Ssebunya Alinze Kulayiira

0
1072

Abawagizi b’abadde omubaka wa Nansana, Hannington Musoke Wakayima basiibye mu kiyongobero olwa kkooti ejulirwamu okumugoba mu paalamenti olw’obutaba na bisanyizo kubakiikirira. Olwaleero weruzubidde nga Munna NRM Robert Ssebunnya eyakwata eyokusatu mu kalulu alinze kulayira okukiikira ekibuga Nansana mu lukiiko lw’eggwanga olukulu.