Supreme Mufti Assizza Kimu ne Banne ku Ky'emyaka

0
1167

Supreme Mufti Sheikh Siliman Kasule Ndirangwa naye agasse edoboozi lye ku banadiini abalala okusaba ababaka ba palamenti okusooka okwebuuza ku balonzi ababatuma nga tebanakola kusalawo kunkola nkyukakyuka mubsemateeka okukyusa akawayiro akajja ekkomo ku myaka ja president.