Abavubuka Ba NRM Balabudde Kadaga ku Myaka

0
1256

Ensonga yokukyusa semateeka okugyamu akawayiro akakugira omuntu yenna awezezza emyaka 75 obutaddamu kuvuganya ku kyakukulembera Uganda, buli lukya egenda mumaaso nga Bugolo. Kakati waliwo ekibinja kyababuka aba NRM abeyise NRM Youth Kampala Chapter abakakasa nti bagenda kukola kyonna ekisoboka okulemesa ekiteeso ekyokukyusa semateeka era ensonga zaabwe bamaze nokuzituusa ewomukubiriza okulaba nga tekiyitamu.

More News