Bannakyewa Batwala Paalimenti Mu Kkooti

0
1075

Ekibiina ekitaba Bannakyewa mu Uganda ekya NGO forum kigamba nti tekigenda kutunula butunuzi nga Bannayuganda bakakibwa okukwata ekkubo erigenda okuttattana eggwanga lyabwe. Ebyerabikidde mu paalimenti olunaku lw’eggulo era babitadde ku sipiika Rebbeca Alitwala Kadaga gwe bagamba nti yalemeddwa okukola omulimu gwe.