Aba DP Baakusomesa ku Ttaka

0
906

Obukulembeze bwa DP buyise ababaka ba paalamenti banna DP okukubaganya ebirowoozo ku nsonga z’enkyukakyuka mu mateeka agalambika eby’ettaka okusalawo wa DP weyimiridde era kuno nabo kwebaba basimba essira nga bali mu paalamenti Ensisinkano eno ebadde ku Sheraton mu Kampala ekubiriziddwa munnamateeka Robert Kirunda asibiridde ababaka entaanda okunyweza enono ya DP kwebaba besigama okutaasa bannayuganda