Aba 'Togikwatako Bakedde Kukumba e Kamuli

0
946

Wabaddewo vaawo mpitewo eKamuli wakati abavuganyagavumenti bwebabadde batongoza kawefube wa K’ogikwatako, awakanya okuggya ekkomo ku myaka omuntu kweyeesimbira ku bukulembeze bw’eggwanga. Bano b’ezobye ne police okumalirira dala esaawa 4 nga bagala kutwala kiwandiiko kyabwe ku office ya sipika wa palamenti naye police tebasoboseza era nga babirwaniddemu. Bino bibadde mu kibuga ky’eKamui era omusasi waffe Anthony Palapande y’abaddeyo.

More News