Aba Ttakisi Beediimye e Masaka

0
811

Eby’entambula ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kampala bisanyalade kyenkana olunaku lulamba abagoba batakisi bwebatanude okwekalakaasa ne bazibai oluguudo nga beemulugunya olw’okubasolooza omusolo president Museveni gweyawera. Police nga eyambibwako amagye ewalilizidwa okugumbulura n’omukka ogubalagala naye obweda ebade elinga esila ensaano ku mazzi