Aba Ttakisi Muwonye Okukaayana, Gavumenti Eggyeewo Ebisale By'ekimpatiira

0
421

Abavuzi ba Taxi baludde nga bakola akavuyo omuli okulwanagana okwekalakaasa n’ebirala nga bemulugunya ku nsimbi ezibasoolozebwako mu bitundu eby’enjawulo gyebakolera emirimu gyabwe. Leero gav’t erangiridde nga bweyimirizza ensimbi zonna ezitali mu mateeka ezibadde zisoloozebwa ku bavuzi ba taxi.