Abakazi Tebalingiza Bweru Lwa Temu mu Ntebe

0
1013

Bwotuuka e Ntebe emisana toyinza kumanyi nti abantu baayo bali bukunkkene obutagambika okugyako ngoyogeddeko nabo oba ng’okoze okunonyereza, anti bano bakugamba nti ebigenda mumaaso bibayingiza enyumba nga nkoko nga namayumba agamu gafuuse bifulukwa. Kibalizi watukidde eno nga bamaze okweggalira.