Abalamuzi Bajeemulukuse, Kkooti Ziddamunkya Okukola

0
364

bakozi bekitongole ekiramuzi nga bayita mukibiiina kyabwe ekya Uganda Judicial Officers’ Association basazeewo okuyimiriza akaediimo kaabwe okutuuka mu mwezi gwa December nga enaku zomwezi 11. Kano kekadde kebawadde gav’t ekole kubizsubizo byekoze kwebyo ebyabawalirirza okwekalakaasa , ssaabalamuzi Bart Katureebe asanyukidde ekyokuba nga bano bakirizza okudda ku mirimu oluvanyuma lwokulaga obutali bumativu bwabwe olwembeera embi mwebakolera.