Abapoliisi, Abasawo N'abataasoma Mwe Mugaba Enguzi – Aripoota

0
452

Alipoota ekyali envannyuma eyongedde okulumika poliisi n’abasawo okuba nga mu kulya enguzi teri abawunyamu. Alipoota eno ekoleddwa ekitingole kya Stromme Foundation nga kiyambibwako abakugu mu kunonyereza aba Adroit Consults International. Okusinziira ku alipoota eno, ebitongole byombiriri ekya poliisi n’abasawo, bitwala ebitundu 22.5% buli kimu bwobigerageranya n’ebitongole ebirala. Kyokka alipoota y’emu ekyolese nga abantu abataasoma kiri awo