Abaseegu Mwekaabire, Akakiiko Kawera Nkolokooto

0
1164

Akakiiko akateekebwaawo okulwanyisa ebifananyi nentambi ebyobuseegu kavvudeyo nekagamba nti ssente obuwumbi obubili obwakaweebwa gavumenti tebumala bettaagayo ndala. Akulila akakiiko kano, Dr.Annette Kezaabu, agamba nti akakiiko kano kakukolawo kaweffube muggwanga wona, el anti obuwumbi obubili buno, muzanyo buzanyo.