Abatemu Bazzeemu Okulumba Masaka, Basse Babiri

0
1016

Bannabuddu emitima gizzeemu okubeewanika buto abatemu bwe bwebalumbye ekyalo Kabonera mu Ggombolola y’e Kabonera ne bateemateema abantu babiri ne bafiirawo. Abazigu bano abadde mu bibinja ettemu balikoze wakati wa ssaawa Musanvu ne Munaana mu kiro ekikeesezza olwaleero.