Abatuuze E Wakiso Bakoye Okusula Ku Bunkenke

0
1099

Abakulembeze b’e Wakiso bawadde gavumenti nsaleesale okukomya ettemu ku bantu okukunta mu disitulikiti eno oba si kyo bo bakunge abantu beekolere ku bantu bano nga babanoonya yonna Wabula kkanso emaamiddwa okulwanagana oluvannyuma lwaba kkansala abamu okwesiba obuwero obumyufu nga balaga nti bawakanya ekiteeso ky’emyaka ekiwalirizza bannaabwe okusaba bagobwe nebigaana