Ab’ekireka Mutudde Ku Bbomu Mwandibadde Mwesega Ekibambulira

0
505

E Bukasa ne Kireka basazeewo kufuuka ba ndiwulira nebagaana okwabulira ebirombe bya mayinja wadde nga balabuddwa Abatuuze abasoba mu mitwalo essatu nga bano bebawangalira nti byandigwaamu nebituuka nokubutikira abantu. Omubeezi wa minister avunanyizibwa kubibambulira ebigwa bitalaze Musa Ecweru agamba nti abantu bano banditeeka obulamu bwaabwe mu katyabaga, naye bebagamba okwamuka ebifo, bagamba nti bazooka kubalag webalaga.