Akabenje Kulw'e Masaka Katuze 13

0
873

Akabenje kagudde kuluguudo lw’eMasaka mu bitundu bye ggolo. Abantu kumi nabasatu nebafiirawo nabalala munana nebavaawo nebisago ebyamannyi kitegerekese nti akabenje kano kaguddewo mu kiro ekikeseza olunaku olwaleero era nga emotoka ya fuso box body namba UAH 970P eyabaddeeva e Masaka nelemererwa okusiba n’oluvannyuma neyabika omupiira olwoneyigirira emotoka ekika kya costa Toyota T540DLC eyabadde evaa Kampala nga egenda Tanzania.