Akakiiko K'eddembe Kaatudde

0
1120

Akakiiko akavunanyizibwa ku ddembe lyo buntu mu ggwanga aka Uganda Human Rights Commission UHRC kalagidde poliisi egyewo kyekubila mu kukwata abantu abawakanya okujawo ekomo ku myaka gyo bwa pulezidenti mu kawayiro ka 102B kubanga ate bannaabwe abawagira okukukwata ku ssemateeka nga tebakwatibwa.
Okusinzira ku ssentebe wa kakiiko Med Kaggwa, poliisi elaze nnyo kyekubira naddala nga ekwata abantu abawakanya ekiteso kino.