Akalulu K'ebyalo Kasembedde, FDC Eyagala Bifo
Ekibiina kya FDC kyongedde okwenyweza mu byobufuzi nga kisabye abawagizi beekibiina okwesimbawo okwetooloola eggwanga basobole okusiigukulula ekibiina kya NRM okuviira ddala ku bya alo
FDC egamba engeru yokka gyegenda okulwanyisa NRM yeeyokufuna abakulembeze nga baviira ddala ku byalo