Akulira Ab'eddagala Bamugobye

0
609

Bannamateeka be kitongole kye dagala, ki National Drug Authority, baddukide mu kkooti ejulirwamu okuwakanya ensala yomulamuzi Misota Stephen eyafubutudde akulira ekitogole kino, Kusemererwa Asiimwe ku mulimu olunaku wegulo. Kooti enkulu yakkanyizza n’okusaba kwomukozi w’ekitongole kino, Florence Nakachwa eyeekubira enduulu oluvanyuma lwokuggyibwa mu kifo kyeyalimu naweebwa ekirala kyeyagamba nti kyaali tekimugyamu.