Amasabo Gasigadde Ku Ttaka e Mpigi

0
1110

abaluseewo obutakkanya mu bazzukkulu b’ekika ky’eNgabi abamu ku beddira omuziro guno bwebalumbye obutaka bwabwe nebakoonakoona essabo eribadde lizimbiddwawo era nebalireka ku ttaka. Bino bibadde mu maka ga Nsamba eBuwandamu gombolola y’eBuwama mu District ey’e Mpigi nga wano wewasibuka ekika ky’eNgabi.