Ba Kansala Batudde Mu Miti Leero

0
1115

Olutuula lwa KCCA olw’enjawulo olutudde leero lubadde lwa Kukungubaga ngobutafaananako na bulijjo ba ksanala batudde mu bimuli bya KCCA wansi ku bisubi nga bakungubaga olwekiteeso ekijja ekkomo ku myaka gya Prezidenti ekireteddwa leero mu palamenti bo kyebagamba nti singa kiyita kiba kitunze eggwanga.