Baabano Aba 'Gikwateko'

0
698

Ab’e Nakasongola bassizza nga Nkuyege okuwagira ekiteeso ky’okuggya ekkomo ku myaka gy’okwesimbawo ku bukulembeze bw’ggwanga mu bbo kyrbayise gikwateko so si Togikwatako nga bwekiri eri abakiwakanya.
Oluvannyuma tutegeezeddwa abakulembeze nti Polissi erinye eggere mu nteekateeka yaabwe ey’okuyisa ebivvulu okwetooloola ekibuga Nakasongola nga abapoliisi bagamba nti tebabadde na bukuumi bumala okukuuma abeekalakaasi.