Baminisita Bawagidde Magyezi ku Ky'emyaka

0
1138

Bamminisita ba Museveni bamaliridde okuwagira omubaka w’e Igara West Rapahel Magyezi bwanaaba ayanja ekiteeso ekyenjawulo ku kuggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga Magyezi leero abadde asuubirwa okusaba sipiika amukkirize agende awummulemu asobole okufumba ekiteeso kino, wewaawo nga tekisobose nga sipiika alina okwetegereza ensonga ze.