Bannaddiini Bavuddemu Omwasi ku By'emyaka

0
402

Bakulembeze be ddini mu mukago gwabwe ogutaba enzikirirza ogwa Inter Religious Council of Uganda gusabye president museveni aveeyo nga musajjamukulu ayogere wayimiridde kunsonga yokujja ekkomo ku myaka etabudde abantu mu kiseera kino. Bano era bagala wabeewo wakiri okukuba akalulu kekikungo singa wabaabwo obwetaavu bwokukola enkyukakyuka mu kawayiro akafuuse nattabula wakiri ensonga eno ekubweko akalulu kekikungo.