Beera Mulambulukufu mu Byensimbu – Barclays Bank

0
761

Abakugu mubyenfuna bawadde banayuganda amagezi nti nga tebanaba kulowooza kukyakwewola nsimbi okubaako byebakola bagwana okukola okunonyereza okumala, mu kifo kyokwewola ensimbi ate nezifafagana ngentungo eyiika olwo abasinga nebadda mukulira ku nsiko nga babanonya. Akulira Barclays Bank Micheal Segwaya agamba nti obutakola kunonyereza nokufuna okusomesebwa okumala kubyensimbi kivuddeko bangi okukola ensobi.