Besigye Leero Abadde Wa?

0
883

Munna FDC Dr Kizza Besigye nate azzeemu okwesigaliza ekyokukuba poliisi ekimmooni, poliisi bweyeebunguludde amaka ge okumutangira okuggya mu kibuga kyokka ye nga yabadde yatuuse dda mu kibuga Poliisi ewaliriziddwa n’okwaza emmotoka ya Besigye kko n’eza abannamawulire nga balowooza nti oba olyawo ayinza okweyambisa omukisa ogwo okufuluma naye nga taliimu. Bushrah Namirimu, bakira abeegese amaaso nga beekeja.

More News