Ccuucu Alabiseeko Eri Obuganda

0
1008

Ssbasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi akalatidde abaganda okukuuma ennyo,enonno zaabwe nobuwangwa ateera baleke kusulirira lulimi lwaabwe. Ssabasajja abadde agalawo omwoleeso gwebyobulambuzi ogubadde guyindira mu Lubiri e Mengo era azeemu okukatiriza ensonga yokukuuma obutonde nga kino kijja kutaasa ku Buganda ebizibu ebitali bimu.