Eby'emyaka Byongedde Okwokya

0
599

Ebyokwerinda binywezeddwa munda nokwetolola palamenti yegwanga okuziyiza banauganda abatandise okukyomera okulumba ababaka abaali emabega wokwagala okujjawo ekkomo kumyaka jjomukulembeze wegwnga. Wabula ababaka bavumiridde ekikolwa ekyokuyiwa military polisi, aba polisi abalwanyisa obutujju, amajje kwosa ne mamba ezetoloddde palamenti yona nga bagamba nti kikolwa kyakwagala kunafuya palamenti.