Ekiddo Kilumbye Omugga Rwizi

0
475

Embeera y’abantu abawangalira e Mbarara kukikwatagana namazi eyolekedde okwongeera okukalubira ddala kuba nomugga Rwizi abasinga gwebabadde beyunira ate ekiddo kiguzinzeeko ekirese abeeno ng’amatama bagegese enkondo bebuuza kyakukola.
Omugga guno gubadde guyamba abantu bonna naabo abatali ba Mu Mbarara nga mukadde kano abaayo bagamba nti Gavumenti eteekwa okubaako kyekolawo.