Ekiteeso Ky'emyaka Kikomyewo

0
759

Enteekateeka zokulemesa okukyusa ssemateeka okuggyamu akawayiro akakomya ekkomo ku myaka gyomu kulembeze ziguddemu kigoye wezinge eri abazirwanyisa oluvannyuma lwabababaka b’akabondo ka NRM okukkiriziganya okuggyamu akawaayiro kano mu ssemateeka Ssinga kino kigenda bwekiti kiteegeeza ababaka baakuyisa etteeka lino kubanga bangi kisobozese pulezidenti museveni okufuga oluvannyuma lwa 2021