Ekitongole UHRC Kavumiridde Obukambwe bWA Poliisi ku Loodi Mmeeya

0
395

Akakiiko k’eddembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission kavumiridde bya nsusso obukambwe poliisi bekozesa ngekwata abo abawakanya okutaganjula ssemateeka naddala ennyingo eya 102(b) eggya ekkomo ku myaka omukulembeze w’eggwanga kwakoma okwesimbawo Wiki ewedde poliisi yakwata era neggalira abawakanya ensonga eno mu bukambwe omwali n’omuloodi erias Lukwago