FDC Evumiridde Eky'emyaka

0
1006

Ekibiina kya FDC kirangiridde enteekateeka z’okutalaaga egwanga nga kisomesa abantu ku kabi akali mu kutaganjula ssemateeka okuggyamu akawaayiro aka102(b) akokugya ekkomo ku myaka gyomukulembeze w’eggwanga Fdc bweneeba ekoze kino eneeba yeegasse ku kibiina nga DP ekyagunjaawo n’engombo egamba nti Togikwatako okukkaatiriza nga ennyngo eya 102(b) bwetalina kukwatibwako Ssaabawandiisi wa FDC nandala Mafaabi agamba baakukolagana n’ebibiina ebyetegefu okulwanyisa enkola eno nga kino bagenda kukikola mangu ddala