Mulindwa Akaaye Lwa Kisaawe Kye

0
612

Efugyo, negyogo lya bawagizi ba Sc Villa ligya kwatibwako okusinzira ku Lawrence mulindwa. Omukulembeze wa Vipers Sc avumilidde abawagizi abayononye ekisawe mupira kulwomukaga vipers weyawangudde villa 1-0. Mukwogerako nebanamawulire kukisawe olunaku lwalero, Mulindwa abogode ela nalayilla okufufuza abo abetabye mu fujo.