Museveni Alabudde Abapoliisi

0
738

President Yoweri Museveni awadde abakungu ba poliisi amagezi okwettanira tekinogiya nokuyiga enkozesa ya tekinologiya owomulembe, kubanga abamenyi bamateeka bakozesa tekinologiya owomulembe okutukiriza ebigendererwa byabwe. President Museveni buno obubaka abutisse omumyuka we Edward Kiwanuka Ssekandi eri abaduumizi ba police okuva mu mawanga agenjawulo abali kuno mu lutuula lwabwe olwe 19.