Naye Ababaka Bonna Bategeera Olungereza?

0
947

Olukiiko olufuzi olwa palamenti lunnyonnyodde ekyasaliddwaawo palamenti y’egwanga olunaku lw’eggulo nti tebagenda kuddamu kutuula okutuusa nga gavumenti ereese ekiwandiiko ekyenjawulo ku ttemu ku bakazi eryeyongedde. Olwaleero ababaka ba palamenti abasinga tebalinnye mu ku palamenti nga balowooza nti n’obukiiko bwa palamenti tebulina kutuula.