Olunaku Luno Alulabye Otya? #Togikwatako

0
1741

Oluvanyuma lw’ebibadde mu paalimenti munda, buli ludda luvuddeyo lwewaana nga lulaga nga bweruwangudde nga abali ku ludda oluwakanya ekiteese kino bagamba balemesezza NRM nga n’aba NRM bagamba obukkakkamu bwabwe bubawanguzza. Naye byonna, bonna bawere okuttunka wiiki ejja.