Omuloodi Lukwago Bamukutte “N’awoloma”

0
390

Wabaddewo ekiwendo kyokuggalira bannabyabufuzi mu kampala olwaleero naddala abali ku ludda oluvuganya, nga bayooleddwa n’omuloodi mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago mwabadde, nga ono bamusiguukuludde mu maka ge e Wakaliga Wabula tebibadde byangu, Wabaddewo vvawo mpitewo nga abaserikale ba Lukwago n’abamunonye balwana buli omu ngakola omulimu gwe.