Omusumba Kayiwa Alagudde Ku "Prophet" Mbonye

0
478

Prof. Simeon Kayiwa asumba ekanisa Namirembe Christian fellowship alagudde nti essaawa yonna Uganda yandigwamu ekyekango nga Kibwetere kyayakola olw’abantu okusinza abasumba okusinga katonda waabwe. Omusumba Kayiwa era ayagala Gavt enoonyereze ku bantu abeeyita abasumba b’ababalokole abakozi b’ensimbi abeeyongera buli lukya.