Omutwe Gw'omuntu Guzuuliddwa mu Nju

0
1009

RPC wa masserengeta ga Kampala Sirajje Bakaleke attegezezza nga bwebagudde ku musaja amanye ge gasirikiddwa nga mutuuze w’e Kabale Katabi ababiri nga alina omutwe gw’o muntu e kabala mu Nyumba ye nga agukukusa okugutwala awatanaba kutegerekeka.
Bakabaleke okwogera bino yabadde ku muzikiti salompasi ogw’omu kabuga ko ku Baita ababiri mu Town council y’e Katabi bweyabadde mu kusaala kutuba nategeza nga abantu abali emabega wettemu lino eribadde likutte akati abantu bwebabamanyi bwatyo nabasaba okubawa amawulire agekukusa ku ttemu.

More News